LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 4:29
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 29 “Bw’olinoonya Yakuwa Katonda wo ng’oli eyo, olimuzuula,+ bw’olimunoonya n’omutima gwo gwonna n’obulamu bwo bwonna.+

  • Ekyamateeka 11:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 “Era bwe munaafubanga okukwata ebiragiro bye mbawa leero, ne mwagalanga Yakuwa Katonda wammwe, ne mumuweerezanga n’omutima gwammwe gwonna n’obulamu bwammwe bwonna,+

  • Makko 12:30
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 30 era oyagalanga Yakuwa* Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’obulamu bwo bwonna, n’amagezi go gonna, n’amaanyi go gonna.’+

  • Makko 12:33
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 33 era okumwagala n’omutima gwo gwonna, n’amagezi go gonna, n’amaanyi go gonna era n’okwagala muliraanwa* wo nga bwe weeyagala, kisinga ebiweebwayo byonna ebyokebwa ne ssaddaaka.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share