Yoswa 7:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Abayisirayiri boonoonye. Bamenye endagaano yange+ gye nnabalagira okukuuma. Batutte ebimu ku bintu ebibadde eby’okuzikirizibwa;+ babibbye+ ne babikweka mu bintu byabwe.+ Yoswa 7:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Era oyo anaasangibwa ng’alina ekintu eky’okuzikirizibwa ajja kwokebwa omuliro,+ ye n’ebibye byonna, olw’okuba amenye endagaano+ ya Yakuwa era olw’okuba akoze ekintu eky’obuswavu mu Isirayiri.”’”
11 Abayisirayiri boonoonye. Bamenye endagaano yange+ gye nnabalagira okukuuma. Batutte ebimu ku bintu ebibadde eby’okuzikirizibwa;+ babibbye+ ne babikweka mu bintu byabwe.+
15 Era oyo anaasangibwa ng’alina ekintu eky’okuzikirizibwa ajja kwokebwa omuliro,+ ye n’ebibye byonna, olw’okuba amenye endagaano+ ya Yakuwa era olw’okuba akoze ekintu eky’obuswavu mu Isirayiri.”’”