-
Yoswa 4:8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Awo abaana ba Isirayiri ne bakolera ddala nga Yoswa bwe yabalagira. Baalonda amayinja 12 wakati mu Yoludaani, ng’omuwendo gw’ebika by’Abayisirayiri bwe gwali, nga Yakuwa bwe yali agambye Yoswa. Baagatwala ne bagateeka mu kifo we baali bagenda okusula.
-