Ekyabalamuzi 17:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Waaliwo omuvubuka Omuleevi+ eyali abeera mu Besirekemu+ eky’omu Yuda. Okumala ekiseera yali abeera n’ab’omu luggya lwa Yuda. Ekyabalamuzi 17:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Mikka n’assaawo Omuleevi* oyo okuweereza nga kabona we+ era n’abeera mu nnyumba ye. Ekyabalamuzi 18:30 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Oluvannyuma Abadaani beeteerawo ekifaananyi ekyole;+ era Yonasaani+ mutabani wa Gerusomu,+ mutabani wa Musa, awamu n’abaana be ne baba bakabona b’ekika kya Ddaani okutuusa ku lunaku abantu b’omu nsi eyo lwe baatwalibwa mu buwaŋŋanguse.
7 Waaliwo omuvubuka Omuleevi+ eyali abeera mu Besirekemu+ eky’omu Yuda. Okumala ekiseera yali abeera n’ab’omu luggya lwa Yuda.
30 Oluvannyuma Abadaani beeteerawo ekifaananyi ekyole;+ era Yonasaani+ mutabani wa Gerusomu,+ mutabani wa Musa, awamu n’abaana be ne baba bakabona b’ekika kya Ddaani okutuusa ku lunaku abantu b’omu nsi eyo lwe baatwalibwa mu buwaŋŋanguse.