-
Ekyabalamuzi 17:1Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
17 Waaliwo omusajja eyali ayitibwa Mikka, ow’omu kitundu kya Efulayimu+ eky’ensozi.
-
-
Ekyabalamuzi 17:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Bwe yamala okuddiza nnyina ffeeza, nnyina n’addira ebitundu bya ffeeza 200 n’abiwa omuweesi. Omuweesi n’akola ekifaananyi ekyole n’ekifaananyi eky’ekyuma,* ne biteekebwa mu nnyumba ya Mikka.
-