Okuva 2:21, 22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Musa n’akkiriza okubeera n’omusajja oyo, era omusajja oyo n’addira muwala we Zipola+ n’amuwa Musa. 22 Oluvannyuma, Zipola n’azaala omwana ow’obulenzi, Musa n’agamba nti: “Nja kumutuuma Gerusomu,*+ kubanga ndi mugwira mu nsi eno.”+
21 Musa n’akkiriza okubeera n’omusajja oyo, era omusajja oyo n’addira muwala we Zipola+ n’amuwa Musa. 22 Oluvannyuma, Zipola n’azaala omwana ow’obulenzi, Musa n’agamba nti: “Nja kumutuuma Gerusomu,*+ kubanga ndi mugwira mu nsi eno.”+