-
1 Samwiri 25:39Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
39 Dawudi bwe yawulira nti Nabbali afudde, n’agamba nti: “Yakuwa atenderezebwe, ampolerezza+ n’anzigyako ekivume kya Nabbali+ era n’aziyiza omuweereza we okukola ekintu kyonna ekibi,+ era ebibi Nabbali bye yakola, Yakuwa abizizza ku mutwe gwe!” Awo Dawudi n’atuma ababaka eri Abbigayiri ng’amusaba abe mukazi we.
-