-
2 Samwiri 7:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 “Genda ogambe omuweereza wange Dawudi nti, ‘Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Osaanidde ggwe okunzimbira ennyumba ey’okubeeramu?+
-
-
1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:7, 8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
7 Dawudi n’agamba Sulemaani mutabani we nti: “Omutima gwange gwali gwagala okuzimba ennyumba ey’erinnya lya Yakuwa Katonda wange.+ 8 Naye ekigambo kya Yakuwa kyanzijira nga kigamba nti, ‘Oyiye omusaayi mungi nnyo era olwanye entalo ez’amaanyi. Tojja kuzimbira linnya lyange+ nnyumba kubanga oyiye omusaayi mungi nnyo ku nsi mu maaso gange.
-