1 Bassekabaka 6:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Sulemaani yeeyongera okuzimba ennyumba era n’agimaliriza,+ n’agiseresa emirabba n’embaawo eby’emiti gy’entolokyo.+ 1 Bassekabaka 6:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 Ekisenge ekisingayo okuba munda kyali emikono 20 obuwanvu, emikono 20 obugazi, n’emikono 20 obugulumivu;+ kyonna yakibikkako zzaabu omulongoofu; n’ekyoto+ yakibikkako embaawo z’entolokyo.
9 Sulemaani yeeyongera okuzimba ennyumba era n’agimaliriza,+ n’agiseresa emirabba n’embaawo eby’emiti gy’entolokyo.+
20 Ekisenge ekisingayo okuba munda kyali emikono 20 obuwanvu, emikono 20 obugazi, n’emikono 20 obugulumivu;+ kyonna yakibikkako zzaabu omulongoofu; n’ekyoto+ yakibikkako embaawo z’entolokyo.