LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Samwiri 6:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Dawudi n’ab’ennyumba ya Isirayiri yonna baali bajaganya mu maaso ga Yakuwa nga bakuba ebivuga ebya buli ngeri eby’emiti gy’emiberosi, entongooli, ebivuga eby’enkoba+ ebirala, obugoma obutono,+ ensaasi, n’ebitaasa.+

  • 1 Bassekabaka 6:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Ku bisenge byayo munda yabikkako embaawo z’emiti gy’entolokyo. Okuva wansi okutuuka ku mikiikiro gy’akasolya, ne ku bisenge byayo eby’omunda, yabikkako embaawo, era wansi yayaliirawo embaawo z’emiberosi.+

  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 3:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Ennyumba ennene yagibikkako embaawo z’emiberosi, oluvannyuma n’agibikka zzaabu omulungi,+ era n’agissaako ebifaananyi by’enkindu+ n’obujegere.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share