2 Samwiri 20:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 Adolaamu+ ye yali akulira abo abaakozesebwanga emirimu egy’obuddu, nga Yekosafaati+ mutabani wa Akirudi y’awandiika ebyabangawo. 1 Bassekabaka 4:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Akisaali ye yali akulira olubiri; era Adoniraamu+ mutabani wa Abuda ye yali akulira abaakolanga emirimu egy’obuwaze.+ 1 Bassekabaka 12:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Awo Kabaka Lekobowaamu n’atuma eri Abayisirayiri Adolaamu+ eyakuliranga abaakozesebwanga emirimu egy’obuddu, naye Abayisirayiri bonna ne bamukuba amayinja n’afa. Kyokka Kabaka Lekobowaamu yasobola okulinnya eggaali lye n’addukira e Yerusaalemi.+
24 Adolaamu+ ye yali akulira abo abaakozesebwanga emirimu egy’obuddu, nga Yekosafaati+ mutabani wa Akirudi y’awandiika ebyabangawo.
6 Akisaali ye yali akulira olubiri; era Adoniraamu+ mutabani wa Abuda ye yali akulira abaakolanga emirimu egy’obuwaze.+
18 Awo Kabaka Lekobowaamu n’atuma eri Abayisirayiri Adolaamu+ eyakuliranga abaakozesebwanga emirimu egy’obuddu, naye Abayisirayiri bonna ne bamukuba amayinja n’afa. Kyokka Kabaka Lekobowaamu yasobola okulinnya eggaali lye n’addukira e Yerusaalemi.+