Yoswa 13:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Yoswa yali akaddiye nnyo.+ Awo Yakuwa n’amugamba nti: “Okaddiye nnyo, naye ekitundu ekisinga obunene eky’ensi tekinnawambibwa. Yoswa 13:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 ensi y’Abagebali+ ne Lebanooni yonna okwolekera ebuvanjuba, okuva ku Bbaali-gaadi wansi ku Lusozi Kerumooni okutuukira ddala ku Lebo-Kamasi;*+
13 Yoswa yali akaddiye nnyo.+ Awo Yakuwa n’amugamba nti: “Okaddiye nnyo, naye ekitundu ekisinga obunene eky’ensi tekinnawambibwa.
5 ensi y’Abagebali+ ne Lebanooni yonna okwolekera ebuvanjuba, okuva ku Bbaali-gaadi wansi ku Lusozi Kerumooni okutuukira ddala ku Lebo-Kamasi;*+