2 Bassekabaka 21:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Manase+ yatandika okufuga ng’alina emyaka 12, era yafugira emyaka 55 mu Yerusaalemi.+ Nnyina yali ayitibwa Kefuziba. 2 Bassekabaka 21:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Yazimbira eggye lyonna ery’oku ggulu+ ebyoto mu mpya bbiri ez’ennyumba ya Yakuwa.+
21 Manase+ yatandika okufuga ng’alina emyaka 12, era yafugira emyaka 55 mu Yerusaalemi.+ Nnyina yali ayitibwa Kefuziba.