-
Zeffaniya 1:4, 5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 “Ndigolola omukono gwange ne nnwanyisa Yuda
N’abantu b’omu Yerusaalemi bonna,
Era ndisaanyaawo mu kifo kino abantu ba Bbaali abakyasigaddewo,+
N’amannya ga bakabona ba bakatonda abalala, awamu ne bakabona abalala,+
5 N’abo abavunnamira eggye ery’oku ggulu nga bali waggulu ku busolya,+
N’abo abavunnama ne beeyama okuba abeesigwa eri Yakuwa+
Ate ne beeyama n’okuba abeesigwa eri Malukamu;+
-