LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 49:22
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 22 “Yusufu+ lye ttabi ly’omuti ogubala ebibala, omuti ogubala ebibala oguli okumpi n’ensulo z’amazzi, ogusindika amatabi gaagwo ne gabunduka ku kisenge.

  • Olubereberye 49:26
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 26 Emikisa gya kitaawo girisinga emikisa gy’ensozi ez’olubeerera, era girisinga ebintu ebirungi eby’obusozi obutaggwaawo.+ Emikisa gino ginaabeeranga ku mutwe gwa Yusufu, waggulu ku mutwe gw’oyo eyayawulibwa ku baganda be.+

  • Yoswa 14:4
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 4 Bazzukulu ba Yusufu baali batwalibwa okuba ebika bibiri,+ Manase ne Efulayimu;+ Abaleevi tebaaweebwa mugabo mu nsi okuggyako ebibuga+ eby’okubeeramu n’ebifo eby’okulundiramu n’okuteekamu ebintu byabwe.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share