-
1 Samwiri 23:29Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
29 Dawudi n’avaayo eyo, n’ayambuka n’abeera mu bifo ebizibu okutuukamu mu Eni-gedi.+
-
-
1 Ebyomumirembe Ekisooka 11:16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 Mu kiseera ekyo Dawudi yali mu kifo ekizibu okutuukamu, ng’enkambi y’Abafirisuuti eri mu Besirekemu.
-