Olubereberye 49:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 “Ate ye Gaadi+ ekibinja ky’abazigu kinaamulumbanga, kyokka naye anaakirumbanga ng’akiva ennyuma.+ Ekyamateeka 33:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 Ate ku Gaadi yayogera nti:+ “Aweebwe omukisa oyo agaziya ensalo za Gaadi.+ Agalamira awo ng’empologoma,Nga yeetegese okuyuzaako omukono n’omutwe.
20 Ate ku Gaadi yayogera nti:+ “Aweebwe omukisa oyo agaziya ensalo za Gaadi.+ Agalamira awo ng’empologoma,Nga yeetegese okuyuzaako omukono n’omutwe.