1 Samwiri 22:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Awo Dawudi n’ava eyo+ n’addukira mu mpuku y’e Adulamu.+ Baganda be n’ab’ennyumba ya kitaawe bonna bwe baakiwulira, ne bagenda gy’ali. 1 Samwiri 23:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Dawudi n’abeera mu ddungu mu bifo ebizibu okutuukamu, mu kitundu eky’ensozi mu ddungu ly’e Zifu.+ Sawulo n’amunoonyanga buli kiseera,+ naye Yakuwa n’atamuwaayo mu mukono gwe. 1 Samwiri 24:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Awo Dawudi n’alayirira Sawulo, oluvannyuma Sawulo n’addayo ewuwe,+ naye Dawudi n’abasajja be ne bagenda mu kifo ekizibu okutuukamu.+
22 Awo Dawudi n’ava eyo+ n’addukira mu mpuku y’e Adulamu.+ Baganda be n’ab’ennyumba ya kitaawe bonna bwe baakiwulira, ne bagenda gy’ali.
14 Dawudi n’abeera mu ddungu mu bifo ebizibu okutuukamu, mu kitundu eky’ensozi mu ddungu ly’e Zifu.+ Sawulo n’amunoonyanga buli kiseera,+ naye Yakuwa n’atamuwaayo mu mukono gwe.
22 Awo Dawudi n’alayirira Sawulo, oluvannyuma Sawulo n’addayo ewuwe,+ naye Dawudi n’abasajja be ne bagenda mu kifo ekizibu okutuukamu.+