-
2 Samwiri 15:21Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
21 Naye Ittayi n’agamba kabaka nti: “Nga Yakuwa bw’ali omulamu era nga mukama wange kabaka bw’ali omulamu, yonna mukama wange kabaka gy’anaabeera, nange omuweereza wo gye nnaabeera, ne bwe kinaaba nga kyetaagisa kufa!”+
-