LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 49:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 8 “Ate ggwe Yuda+ baganda bo banaakutenderezanga.+ Omukono gwo gunaabeeranga ku nsingo y’abalabe bo.+ Abaana ba kitaawo banaavunnamanga mu maaso go.+

  • Olubereberye 49:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Ddamula teevenga mu Yuda,+ n’omuggo gw’oyo afuga teguuvenga wakati wa bigere bye, okutuusa Siiro* lw’alijja,+ era abantu balimugondera.+

  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 11:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Bano be baali bakulira abalwanyi ba Dawudi ab’amaanyi abaamuwagira ennyo mu bwakabaka bwe, awamu n’Abayisirayiri bonna. Bonna baayamba mu kumufuula kabaka nga Yakuwa bwe yali asuubizza Isirayiri.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share