LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Samwiri 7:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Bw’olifa+ n’ogalamizibwa wamu ne bajjajjaabo, ndissaawo ezzadde lyo eririkuddirira, omwana wo kennyini,* era ndinyweza obwakabaka bwe.+

  • 2 Samwiri 7:16
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 16 Ennyumba yo n’obwakabaka bwo biriba binywevu emirembe n’emirembe mu maaso go; era entebe yo ey’obwakabaka erinywezebwa emirembe n’emirembe.”’”+

  • 1 Bassekabaka 11:36
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 36 Mutabani we nja kumuwa ekika kimu, Dawudi omuweereza wange abenga n’ettaala mu maaso gange mu Yerusaalemi,+ ekibuga kye nnalonda okuteeka omwo erinnya lyange.

  • Zabbuli 132:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Yakuwa yalayirira Dawudi;

      Talirema kutuukiriza kye yayogera nti:

      “Omu ku baana bo,*

      Ndimuteeka ku ntebe yo ey’obwakabaka.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share