2 Bassekabaka 2:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Yakuwa bwe yali ng’anaatera okutwala Eriya+ mu ggulu,* ng’amutwalira mu mbuyaga,+ Eriya ne Erisa+ baava e Girugaali.+ 2 Bassekabaka 2:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Bwe baali batambula nga bagenda banyumya, ne wajja eggaali ery’omuliro n’embalaasi ez’omuliro+ ne bibaawula, era Eriya n’atwalibwa embuyaga n’ayambuka mu ggulu.*+
2 Yakuwa bwe yali ng’anaatera okutwala Eriya+ mu ggulu,* ng’amutwalira mu mbuyaga,+ Eriya ne Erisa+ baava e Girugaali.+
11 Bwe baali batambula nga bagenda banyumya, ne wajja eggaali ery’omuliro n’embalaasi ez’omuliro+ ne bibaawula, era Eriya n’atwalibwa embuyaga n’ayambuka mu ggulu.*+