-
1 Bassekabaka 15:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Asa yakola ebirungi mu maaso ga Yakuwa+ nga jjajjaawe Dawudi bwe yakola.
-
-
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 14:2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
2 Asa yakola ebirungi era ebituufu mu maaso ga Yakuwa Katonda we.
-
-
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 14:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Yaggyawo ebifo ebigulumivu n’ebyoto okwoterezebwa obubaani mu bibuga byonna ebya Yuda;+ obwakabaka ne buba mu mirembe mu kiseera ky’obufuzi bwe.
-