Yoswa 13:1, 2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Yoswa yali akaddiye nnyo.+ Awo Yakuwa n’amugamba nti: “Okaddiye nnyo, naye ekitundu ekisinga obunene eky’ensi tekinnawambibwa. 2 Bino bye bitundu ebitannawambibwa:+ ebitundu byonna eby’Abafirisuuti n’eby’Abagesuli+ 2 Samwiri 8:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Nga wayiseewo ekiseera, Dawudi yalwana n’Abafirisuuti+ n’abawangula,+ era n’abawambako Mesega-amma.
13 Yoswa yali akaddiye nnyo.+ Awo Yakuwa n’amugamba nti: “Okaddiye nnyo, naye ekitundu ekisinga obunene eky’ensi tekinnawambibwa. 2 Bino bye bitundu ebitannawambibwa:+ ebitundu byonna eby’Abafirisuuti n’eby’Abagesuli+
8 Nga wayiseewo ekiseera, Dawudi yalwana n’Abafirisuuti+ n’abawangula,+ era n’abawambako Mesega-amma.