LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ezera 3:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Abazimbi bwe baamala okuzimba omusingi gwa yeekaalu ya Yakuwa,+ bakabona nga bambadde ebyambalo by’omulimu gwabwe era nga bakutte amakondeere,+ n’Abaleevi abaana ba Asafu nga bakutte ebitaasa, ne bayimirira okutendereza Yakuwa nga bagoberera obulagirizi bwa Dawudi kabaka wa Isirayiri.+

  • Ezera 3:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Abantu baali tebasobola kwawula maloboozi g’abo abaali baleekaana olw’essanyu ku g’abo abaali bakaaba, kubanga abantu baali baleekaana nnyo era ng’amaloboozi gawulirwa wala nnyo.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share