-
Nekkemiya 10:39Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
39 Mu bisenge* ebyo Abayisirayiri n’abaana b’Abaleevi mwe banaaleetanga ebiweebwayo+ eby’emmere ey’empeke, n’omwenge omusu, n’amafuta,+ era eyo y’ebeera ebikozesebwa mu kifo ekitukuvu, ne bakabona ababa baweereza, n’abakuumi b’oku miryango, n’abayimbi. Tetujja kulagajjaliranga nnyumba ya Katonda waffe.+
-