Yobu 2:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Mikwano gya Yobu abasatu, Erifaazi+ Omutemani, Birudaadi+ Omusuuki,+ ne Zofali+ Omunaamasi, bwe baawulira emitawaana egyali gituuse ku Yobu, buli omu n’ava mu kitundu ky’ewaabwe, ne balagaana okusisinkana bagende basaasire Yobu era bamubudeebude. Yobu 8:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Awo Birudaadi+ Omusuuki+ n’addamu nti:
11 Mikwano gya Yobu abasatu, Erifaazi+ Omutemani, Birudaadi+ Omusuuki,+ ne Zofali+ Omunaamasi, bwe baawulira emitawaana egyali gituuse ku Yobu, buli omu n’ava mu kitundu ky’ewaabwe, ne balagaana okusisinkana bagende basaasire Yobu era bamubudeebude.