Yobu 8:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Ekyo kye kituuka ku abo* bonna abeerabira Katonda,Essuubi ly’oyo atatya Katonda* liriggwaawo, Yobu 8:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Naye bw’akuulibwa* mu kifo kye,Ekifo ekyo kijja kumwegaana kigambe nti, ‘Sikulabangako.’+