Engero 2:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Kubanga Yakuwa y’awa amagezi;+Era mu kamwa ke mwe muva okumanya n’okutegeera. Yakobo 1:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 N’olwekyo, bwe wabaawo omuntu yenna mu mmwe eyeetaaga amagezi, asabenga Katonda,+ kubanga agabira bonna nga talina gw’akambuwalira,*+ era gajja kumuweebwa.+
5 N’olwekyo, bwe wabaawo omuntu yenna mu mmwe eyeetaaga amagezi, asabenga Katonda,+ kubanga agabira bonna nga talina gw’akambuwalira,*+ era gajja kumuweebwa.+