LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 12:14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 Yakuwa n’agamba Musa nti: “Singa kitaawe amuwandulidde amalusu mu maaso, teyandibadde na buswavu okumala ennaku musanvu? Kale aggibwe mu lusiisira abeere ebweru waalwo+ okumala ennaku musanvu, oluvannyuma alyoke akomezebwewo.”

  • Ekyamateeka 25:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 awo nnamwandu wa muganda we anajjanga w’ali mu maaso g’abakadde n’amuggyamu engatto mu kigere+ n’amuwandulira amalusu mu maaso era n’agamba nti, ‘Omusajja agaana okuzaalira muganda we omwana bw’atyo bw’anaayisibwanga.’

  • Isaaya 50:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  6 Omugongo gwange nnaguwaayo eri abo abankuba,

      N’amatama gange eri abo abaagakuunyuulako ebirevu.

      Obwenyi bwange saabukweka bintu biswaza na kuwandulirwa malusu.+

  • Matayo 27:30
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 30 Ne bamuwandulira amalusu,+ ne bakwata olumuli ne balumukuba ku mutwe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share