LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 18:35
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 35 Ompa engabo yo ey’obulokozi,+

      Omukono gwo ogwa ddyo gumpanirira,

      Era obwetoowaze bwo bunfuula wa kitiibwa.+

  • Zabbuli 21:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  8 Omukono gwo gulikwata abalabe bo bonna;

      Omukono gwo ogwa ddyo gulikwata abo bonna abatakwagala.

  • Zabbuli 108:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  6 Tulokole n’omukono gwo ogwa ddyo era onziremu,

      Abo b’oyagala basobole okununulibwa.+

  • Zabbuli 118:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Eddoboozi ly’okusanyuka n’ery’obulokozi*

      Liri mu weema z’abatuukirivu.

      Omukono gwa Yakuwa ogwa ddyo gwoleka amaanyi gaagwo.+

  • Isaaya 41:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Totya, kubanga ndi naawe.+

      Teweeraliikirira, kubanga nze Katonda wo.+

      Nja kukuwa amaanyi era nja kukuyamba,+

      Nja kukuwanirira n’omukono gwange ogwa ddyo ogw’obutuukirivu.’

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share