-
Ekyamateeka 1:42Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
42 Naye Yakuwa yaŋŋamba nti, ‘Bagambe nti: “Temwambuka kugenda kulwana, kubanga sijja kuba nammwe;+ bwe munaagenda abalabe bammwe bajja kubawangula.”’
-
-
Ekyamateeka 20:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 kubanga Yakuwa Katonda wammwe agenda nammwe okulwanyisa abalabe bammwe era abalokole mmwe.’+
-
-
Yoswa 7:12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 N’olwekyo, Abayisirayiri tebajja kusobola kwaŋŋanga balabe baabwe. Bajja kudduka abalabe baabwe kubanga bafuuse ekintu eky’okuzikirizibwa. Sijja kuddamu kubeera nammwe okuggyako nga muzikirizza ekintu eky’okuzikirizibwa ekiri mu mmwe.+
-