-
Okuva 23:30Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
30 Nja kubagoba mpolampola mu maaso go okutuusa lw’oliyala ensi yonna n’eba yiyo.+
-
-
Yoswa 24:12, 13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 Nnasindika entiisa n’ebakulemberamu, n’ebagoba mu maaso gammwe+—nga bwe kyali ku bakabaka babiri ab’Abaamoli. Ekyo tekyabaawo lwa kitala kyammwe oba lwa mutego gwammwe.+ 13 Bwe ntyo ne mbawa ensi gye mutaateganira n’ebibuga bye mutaazimba,+ ne mubibeeramu. Mulya ku mizabbibu ne ku mizeyituuni gye mutaasimba.’+
-
-
1 Bassekabaka 4:25Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
25 Ekiseera kyonna eky’obulamu bwa Sulemaani, abantu b’omu Yuda ne Isirayiri baali mu mirembe, nga buli muntu ali wansi w’omuzabbibu gwe n’omutiini gwe, okuva e Ddaani okutuuka e Beeru-seba.
-