-
Okuva 4:22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 Era ojja kugamba Falaawo nti: ‘Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Isirayiri ye mwana wange omubereberye.+
-
-
Isaaya 49:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Yakuwa eyammumba mu lubuto okuba omuweereza we,
Yaŋŋamba mmukomezeewo Yakobo,
Isirayiri asobole okukuŋŋaanyizibwa gy’ali.+
Ndigulumizibwa mu maaso ga Yakuwa,
Era Katonda wange aliba afuuse maanyi gange.
-