-
Okuva 15:9, 10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 Omulabe yagamba nti, ‘Nja kubawondera! Nja kubatuukako!
Nja kugabanyaamu omunyago okutuusa lwe nnakkuta!
Nja kusowolayo ekitala kyange! Omukono gwange gujja kubawangula!’+
-
-
1 Samwiri 2:3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 Temwogezanga malala;
Temumalanga googera,
Kubanga Yakuwa ye Katonda amanyi byonna,+
Era alamula na bwenkanya ebikolwa by’abantu.
-