Isaaya 26:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Ekiro nzenna nkulumirwa omwoyo,Omwoyo gwange gukunoonya;+Kubanga bw’olamula ensi,Ababeera mu nsi bayiga ebikwata ku butuukirivu.+ Isaaya 45:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Ggwe eggulu, tonnyesa obutuukirivu ng’enkuba;+Ebire ka bitonnyese obutuukirivu. Ensi k’esumulukuke ebale obulokozi,Era mu kiseera kye kimu k’emeze obutuukirivu.+ Nze Yakuwa, nze nnagitonda.”
9 Ekiro nzenna nkulumirwa omwoyo,Omwoyo gwange gukunoonya;+Kubanga bw’olamula ensi,Ababeera mu nsi bayiga ebikwata ku butuukirivu.+
8 Ggwe eggulu, tonnyesa obutuukirivu ng’enkuba;+Ebire ka bitonnyese obutuukirivu. Ensi k’esumulukuke ebale obulokozi,Era mu kiseera kye kimu k’emeze obutuukirivu.+ Nze Yakuwa, nze nnagitonda.”