LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 96:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Mulangirire mu mawanga nti: “Yakuwa afuuse Kabaka!+

      Ensi yanywezebwa, teyinza kusagaasagana.

      Ajja kulamula abantu mu bwenkanya.”+

  • Zabbuli 97:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 97 Yakuwa afuuse Kabaka!+

      Ensi k’esanyuke.+

      Ebizinga ebingi ka bijaganye.+

  • Isaaya 52:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  7 Ebigere by’oyo aleeta amawulire amalungi nga birabika bulungi ku nsozi,+

      Oyo alangirira emirembe,+

      Oyo aleeta amawulire amalungi ag’ekintu ekisingako obulungi,

      Oyo alangirira obulokozi,

      Oyo agamba Sayuuni nti: “Katonda wo afuuse Kabaka!”+

  • Okubikkulirwa 11:17
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 nga bagamba nti: “Tukwebaza Yakuwa* Katonda, Omuyinza w’Ebintu Byonna, aliwo,+ era eyaliwo, kubanga okozesezza amaanyi go amangi ennyo n’otandika okufuga nga kabaka.+

  • Okubikkulirwa 19:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 6 Ne mpulira eddoboozi eryali ng’ery’ekibiina ekinene, era ng’ery’amazzi amangi agayira, era ng’ery’okubwatuka kw’eggulu okw’amaanyi. Ne bagamba nti: “Mutendereze Ya,*+ kubanga Yakuwa* Katonda waffe, Omuyinza w’Ebintu Byonna,+ atandise okufuga nga kabaka.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share