Okuva 15:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Ai Yakuwa, katonda ki alinga ggwe?+ Ani alinga ggwe asingayo obutukuvu?+ Ggwe asaanidde okutiibwa n’okutenderezebwa, ggwe akola ebyewuunyisa.+ Zabbuli 111:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Ebikolwa bya Yakuwa bya kitalo;+ד [Dalesi] Byekenneenyezebwa abo bonna be bisanyusa.+
11 Ai Yakuwa, katonda ki alinga ggwe?+ Ani alinga ggwe asingayo obutukuvu?+ Ggwe asaanidde okutiibwa n’okutenderezebwa, ggwe akola ebyewuunyisa.+