-
Okuva 15:6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Omukono gwo ogwa ddyo, Ai Yakuwa, gwa maanyi nnyo;+
Omukono gwo ogwa ddyo, Ai Yakuwa, gusobola okubetenta omulabe.
-
-
Isaaya 59:16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 Yalaba nga tewali muntu asobola kuyamba;
Yeewuunya okulaba nti tewaali abawolereza,
Omukono gwe kyegwava guleeta obulokozi,*
N’obutuukirivu bwe bwamuwanirira.
-
-
Isaaya 63:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Nnatunula, naye tewaali annyamba;
Nneewuunya nti tewali n’omu yannyamba.
-