Zabbuli 9:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Ajja kulamula ensi mu butuukirivu;+Ajja kulamula amawanga mu bwenkanya.+ Ebikolwa 17:31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 Kubanga ataddewo olunaku lw’ajja okulamulirako+ ensi mu butuukirivu ng’ayitira mu muntu gw’alonze, era awadde abantu bonna obukakafu ng’amuzuukiza mu bafu.”+
31 Kubanga ataddewo olunaku lw’ajja okulamulirako+ ensi mu butuukirivu ng’ayitira mu muntu gw’alonze, era awadde abantu bonna obukakafu ng’amuzuukiza mu bafu.”+