Ekyabalamuzi 10:11, 12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Awo Yakuwa n’agamba Abayisirayiri nti: “Saabalokola mu mukono gw’Abamisiri+ n’Abaamoli+ n’Abaamoni n’Abafirisuuti+ 12 n’Abasidoni n’Abamaleki n’Abamidiyaani bwe baali nga babanyigiriza? Bwe mwankaabirira, nnabalokola mu mukono gwabwe. 1 Samwiri 12:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Awo Yakuwa n’atuma Yerubbaali+ ne Bedani ne Yefusa+ ne Samwiri+ n’abanunula mu mukono gw’abalabe bammwe bonna abaali babeetoolodde, musobole okubeera mu mirembe.+
11 Awo Yakuwa n’agamba Abayisirayiri nti: “Saabalokola mu mukono gw’Abamisiri+ n’Abaamoli+ n’Abaamoni n’Abafirisuuti+ 12 n’Abasidoni n’Abamaleki n’Abamidiyaani bwe baali nga babanyigiriza? Bwe mwankaabirira, nnabalokola mu mukono gwabwe.
11 Awo Yakuwa n’atuma Yerubbaali+ ne Bedani ne Yefusa+ ne Samwiri+ n’abanunula mu mukono gw’abalabe bammwe bonna abaali babeetoolodde, musobole okubeera mu mirembe.+