Okuva 14:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Awo Musa n’agolola omukono gwe ku nnyanja;+ Yakuwa n’asindika amazzi g’ennyanja ekiro kyonna ng’akozesa omuyaga ogw’amaanyi okuva ebuvanjuba, mpolampola amazzi ne geeyawulamu,+ entobo y’ennyanja n’efuuka olukalu.+
21 Awo Musa n’agolola omukono gwe ku nnyanja;+ Yakuwa n’asindika amazzi g’ennyanja ekiro kyonna ng’akozesa omuyaga ogw’amaanyi okuva ebuvanjuba, mpolampola amazzi ne geeyawulamu,+ entobo y’ennyanja n’efuuka olukalu.+