-
Zabbuli 66:12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 Waleka abantu okutambulira ku mitwe gyaffe;
Twayita mu muliro ne mu mazzi,
Awo n’otuleeta mu kifo mwe twafunira obuweerero.
-
-
Isaaya 51:23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
23 Nja kukiteeka mu mukono gw’abo abakubonyaabonya,+
Abo abaakugamba nti, ‘Weeyale wansi tukutambulireko!’
Naawe n’ofuula omugongo gwo ng’ettaka,
N’ogufuula ng’oluguudo batambulireko.”
-