Zabbuli 2:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Ng’agamba nti: “Nze kennyini ntadde kabaka wange+Ku lusozi lwange olutukuvu, Sayuuni.”+ Zabbuli 72:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Anaafuganga okuva ku nnyanja okutuuka ku nnyanjaN’okuva ku Mugga* okutuuka ensi gy’ekoma.+ Isaaya 9:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Kubanga omwana atuzaaliddwa,+Omwana ow’obulenzi atuweereddwa;Era obufuzi bulibeera* ku kibegaabega kye.+ Aliyitibwa Omuwi w’Amagezi ow’Ekitalo,+ Katonda ow’Amaanyi,+ Kitaffe ow’Emirembe n’Emirembe, Omukulu ow’Emirembe. Okubikkulirwa 11:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Malayika ow’omusanvu n’afuuwa ekkondeere lye.+ Ne wabaawo amaloboozi ag’omwanguka mu ggulu nga gagamba nti: “Obwakabaka bw’ensi bufuuse Bwakabaka bwa Mukama waffe+ era bwa Kristo we,+ era ajja kufuga nga kabaka emirembe n’emirembe.”+
6 Kubanga omwana atuzaaliddwa,+Omwana ow’obulenzi atuweereddwa;Era obufuzi bulibeera* ku kibegaabega kye.+ Aliyitibwa Omuwi w’Amagezi ow’Ekitalo,+ Katonda ow’Amaanyi,+ Kitaffe ow’Emirembe n’Emirembe, Omukulu ow’Emirembe.
15 Malayika ow’omusanvu n’afuuwa ekkondeere lye.+ Ne wabaawo amaloboozi ag’omwanguka mu ggulu nga gagamba nti: “Obwakabaka bw’ensi bufuuse Bwakabaka bwa Mukama waffe+ era bwa Kristo we,+ era ajja kufuga nga kabaka emirembe n’emirembe.”+