LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Nekkemiya 2:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Ne ŋŋamba kabaka nti: “Kabaka awangaale! Lwaki sinyiikaala ng’ekibuga, ekifo bajjajjange mwe baaziikibwa kiri matongo, era nga n’emiryango gyakyo gyayokebwa?”+

  • Zabbuli 84:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  2 Nzenna njaayaana,

      Nyenjebuse olw’okwegomba okugenda

      Mu mpya za Yakuwa.+

      Omutima gwange n’omubiri gwange byogerera waggulu n’essanyu eri Katonda omulamu.

  • Zabbuli 102:13, 14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Mazima ddala ojja kuyimuka osaasire Sayuuni,+

      Kubanga kye kiseera okumulaga ekisa;+

      Ekiseera ekigereke kituuse.+

      14 Amayinja ge gasanyusa abaweereza bo,+

      Era baagala nnyo enfuufu ye.+

  • Isaaya 62:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 62 Sirisirika ku lwa Sayuuni,+

      Era siriyimirira buyimirizi ku lwa Yerusaalemi

      Okutuusa obutuukirivu bwe lwe bulyaka ng’ekitangaala eky’amaanyi,+

      N’obulokozi bwe lwe bulyaka ng’omumuli.+

  • Yeremiya 51:50
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 50 Mmwe abawonye ekitala, mugende mu maaso, temuyimirira!+

      Mujjukire Yakuwa nga muli eyo ewala,

      Era mulowooze ku Yerusaalemi.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share