Yobu 14:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Olimpita, nange ndikuyitaba.+ Olyagala nnyo* omulimu gw’engalo zo. Zabbuli 71:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Ai Katonda, ne mu kiseera nga nkaddiye era nga mmeze envi, tonjabulira,+Nsobole okubuulira omulembe oguliddawo ebikwata ku buyinza bwo,*N’abo bonna abaliddawo mbabuulire amaanyi go.+
18 Ai Katonda, ne mu kiseera nga nkaddiye era nga mmeze envi, tonjabulira,+Nsobole okubuulira omulembe oguliddawo ebikwata ku buyinza bwo,*N’abo bonna abaliddawo mbabuulire amaanyi go.+