-
Zabbuli 64:2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
2 Mponya enkwe ababi ze basala mu kyama,+
Mponya ekibinja ky’abakozi b’ebibi.
-
-
Zabbuli 64:6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Banoonyayo engeri endala ez’okukolamu ebibi;
Basala enkwe mu kyama,+
Ebirowoozo ebiri mu mutima gwa buli omu ku bo tebitegeerekeka.
-