2 Samwiri 15:31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 Awo Dawudi n’ategeezebwa nti: “Akisoferi ali mu abo abeekobaanye+ ne Abusaalomu.”+ Dawudi n’agamba nti: “Ai Yakuwa,+ nkwegayiridde amagezi ga Akisoferi gafuule obusirusiru!”+ Zabbuli 27:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Tompaayo eri abalabe bange,+Kubanga bampaayiriza,+Era baagala kunkolako eby’obukambwe.
31 Awo Dawudi n’ategeezebwa nti: “Akisoferi ali mu abo abeekobaanye+ ne Abusaalomu.”+ Dawudi n’agamba nti: “Ai Yakuwa,+ nkwegayiridde amagezi ga Akisoferi gafuule obusirusiru!”+