Zabbuli 10:17, 18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Naye ojja kuwulira okwegayirira kw’abawombeefu, Ai Yakuwa.+ Ojja kugumya emitima gyabwe+ era obawulirize.+ 18 Ensonga z’abaana abatalina bakitaabwe n’abo abanyigirizibwa+ ojja kuzikwata mu bwenkanya,Abantu baleme kuddamu kubatiisatiisa.+ Zabbuli 22:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 Kubanga tanyoomye era teyeenyiyiddwa kubonaabona kw’oyo anyigirizibwa;+Tamukwese bwenyi bwe.+ Bwe yamukaabirira amuyambe, yawuliriza.+
17 Naye ojja kuwulira okwegayirira kw’abawombeefu, Ai Yakuwa.+ Ojja kugumya emitima gyabwe+ era obawulirize.+ 18 Ensonga z’abaana abatalina bakitaabwe n’abo abanyigirizibwa+ ojja kuzikwata mu bwenkanya,Abantu baleme kuddamu kubatiisatiisa.+
24 Kubanga tanyoomye era teyeenyiyiddwa kubonaabona kw’oyo anyigirizibwa;+Tamukwese bwenyi bwe.+ Bwe yamukaabirira amuyambe, yawuliriza.+