LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 33:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  3 Mumuyimbire oluyimba olupya;+

      Musune bulungi ebivuga eby’enkoba nga bwe mwogerera waggulu n’essanyu.

  • Zabbuli 96:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 96 Muyimbire Yakuwa oluyimba olupya.+

      Muyimbire Yakuwa mmwe ensi yonna!+

  • Isaaya 42:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Muyimbire Yakuwa oluyimba olupya,+

      Muyimbe ettendo lye okuva ensi gy’ekoma,+

      Mmwe abasaabala ku nnyanja era ne byonna ebigirimu,

      Mmwe ebizinga n’ababibeerako.+

  • Okubikkulirwa 5:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 Ne bayimba oluyimba olupya+ nga bagamba nti: “Ogwanidde okutoola omuzingo n’okubembula obubonero bwagwo, kubanga wattibwa era n’omusaayi gwo wagulira Katonda+ abantu okuva mu buli kika n’olulimi n’abantu n’eggwanga,+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share